Listing 5000+ Islamic books in more than 30 languages. Read online or download in PDF.
Okuyozaayoza eri oyo omuvubuka eyali asinza era nga atya nnyo Katonda! Ku lunaku lw’enkomerero, omusana kujja kuyakira ku mayiro emu okuva wansi ate tewajjakubaawo kisiikirize okuva ku kwokya kwagwo okujjako ekisiikirize kya ‘Arsh. Allah عَزَّوَجَلَّ ajjakuwa omukisa eri oyo omuvubuka eyesiimye ogw’okubudama wansi w’ekisiikirize kya ‘Arsh Ye. Sayyiduna ‘Abdur Rahman Jalaluddin Suyūṭi Shafi’i عَـلَیۡهِ رَحۡـمَةُ الـلّٰـهِ الۡـکَـافـِی yagamba nti Sayyiduna Salman رَضِىَ اللهُ تَعَالٰی عَـنْهُ ywandikira Sayyiduna Abu Darda رَضِىَ اللهُ تَعَالٰی عَـنْهُ ebbaluwa, ng’egamba: ‘Abasiraamu ab’ebitendo ebimu bajjakubeera wansi w’ekisii kirize kya ‘Arsh: (Ababiri ku bbo beebano)
Omuntu akuze mu mbeera nti omukwaano gwe, obuv ubuka bwe n’amaanyi ge byateekebwa mu kusanyusa Allah عَزَّوَجَلَّ.
Omuntu eyakola Zikr ya Allah عَزَّوَجَلَّ amaziga negajjula mu maaso ge mu kutya Katonda. (Musannaf Ibn Abi Shaybah, Kitab-uz-Zuhd, vol. 8, pp. 179, Hadees 12)
Ya Rab mayn Tayray khauf say rota rahun her dam
Tu apni mahabbat mayn mujhay mast bana day
Okuvvuunula: Owange Omusukkulumu Ow’amaanyi! Nsaba nkaabe ku maziga agava mu kukutya! Mpa omukisa ogw’okukwagala ennyo nnyinii ddala, okwagala okusukkulumu.
صَلُّوۡا عَلَى الۡحَبِيۡب صَلَّى اللّٰهُ تَعَالٰى عَلٰى مُحَمَّد
BOOK TOPIC
BOOK TOPIC