Listing 5000+ Islamic books in more than 30 languages. Read online or download in PDF.
اَلۡـحَـمۡـدُ لِـلّٰـہِ رَبِّ الۡـعٰـلَـمِیۡنَ وَ الـصَّـلٰـوۃُ وَ الـسَّـلَامُ عَـلٰی سَـیِّـدِ الۡـمُـرۡ سَـلِـیۡنَ
اَمَّـا بَــعۡـدُ فَـاَعُـوۡذُ بِـا لـلّٰـہِ مِـنَ الـشَّـیۡـطٰنِ الـرَّجِیۡمِ ؕ بِـسۡمِ الـلّٰـہِ الـرَّحۡـمٰنِ الـرَّحِـیۡمِؕ
Soma e Duwa eno nga tonnatandika kusoma kitabo kyonna eky’eddiini oba omusomo gwonna ogw’eddiini. Kino kijja kukusobozesa okujjukira byonna byosomye: اِنْ شَــآءَالـلّٰـه عَزَّوَجَلَّ
اَللّٰهُمَّ افۡتَحۡ عَلَيۡنَا حِكۡمَتَكَ وَانۡشُرۡ
عَلَيۡنَا رَحۡمَتَكَ يَـا ذَا الۡجَلَالِ وَالۡاِكۡرَام
Okuvvuunula
Ayi Allah عَزَّوَجَلَّ owekitiibwa, Tuggulirewo olujji l’wokumanya n’okutegeera, era obe n’ekisa wamu nokusaasira gyetuli. Mazimaddala Ggwe asinga ekitiibwa, era wasukkuluma.
(Al-Mustaṭraf, vol. 1, pp. 40)
Note: Saalira Nabī ﷺ nga tonnasoma Duwa eyo, n’era nga ojimalirizza.